Politics

Linglong , Mandela Group of Companies bagabye emotoka endala.

Omwaka 2025 Kyeyune Godfrey agenda kuguteeka mubyafayo oluvannyuma lw’okuwangula emotoka etakozesa mafuta nga yamasanyalaze gokka okuva mu ba Mandela Group of Companies nga yateekebwawo ABA Linglong abakola emipiira gy’emotoka emirungi okwetoloola ensi yonna.
Omukolo ogwokukwata akalulu Kyeyune mwawangulidde gubadde Ku kitebe kya Mandela Group ekikulu Ku 6th Street MU Industrial Area.

oplus_0

Obululu okuva ku matabi ga City Oil agenjawulo okuli Kibuye, Nakawa, Kira Road (Kamwokya) , Bombo Road , Namirembe road, newalala bwona bukunganyiziddwa olwo Kyeyune nafuuka namukisa asoose MU mwaka guno.

Okubeera mubawanguzi olina okugula emipiira ku masundiro gamafuta ga City Oil ne City tyres.

oplus_0

Mukaseera kano wasigaddewo emotoka 2 zokka nga Kyeyune wakukwasibwa emotokaye Ku lwomukaaga luno.
Ono yegasse kubalala abaawangula emotoka bbiri omwaka oguwedde.

oplus_2

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *