Politics News

Abayizi ba Mbogo College – Kawempe babasabidde nga bagenda mubigezo

Ng’abayizi ba S.4 bagenda mubigezo byabwe eby’akamalirizo kubbalaza, basabiddwa okubeera abegendereza mubuli nsonga. Abayizi ba S.4 baatandise ebigezo byabwe kulwokutaano

Aba Mbogo Mixed SS basabidde abagenda okola ebigezo bya UNEB

Ng’abayizi abali mubibiina eby’akamalirizo beetekerateekera okukola ebigezo byabwe basabiddwa okwekiririzamu wamu n’okwesigamira omutonzi wabwe Allah kubanga yeyekka asobola okubavvunusa kyebagendamu.

Tropical Bank ewadde Mbogo Mixed seminti okuzimba omuzikiti.

Bank ya banna Uganda eya Tropical etuukirizza obweyamo bwayo bwewaddeyo ensawo za seminti 200 eri essomero lya Mbogo Mixed Secondary

Open space bazeemu okusisinkana abakwatibwako eby’okulonda e’Ntinda

Nga akalulu ka 2026 akabonna kabindabinda, ekitongole ky’obwanakyewa eky’abavubuka ekya Open Space Centre kizeemu okusisinkana abakwatibwako ensonga z’okulonda mu ggwanga

UNEB emalirizza okubangula abasomesa kunsoma empya.

Ekitongole ky’ebigezo mu ggwanga ku UNEB Kikomekereza okubangula abasomesa ba secondary kunambika yensoma empya(curriculum) Kumutendera gwa senior eyokuna mutundutundu lye

Ibun Hamis ekyazizza abasomesa UNEB bebangula munsomesa empya.

Ekitongole ekivunanyizibwa kubigezo mu ggwanga ekya Uganda National Examinations Board (UNEB) tekitudde nga kikyagenda mumaaso nokubangula abasomesa ku nsomesa empya

Mukozese Tekinologiya mubintu ebibagasa- Thomas Tayebwa

Amyuuka sipiika wa palamenti Thomas Tayebwa akubirizza abantu okukozesa amagezi ag’ekikugu (tekinologiya) ngabenyigira mubintu ebibakulaakulanya okusinga okumweyambisa mubitagasa Bino Tayebwa