Politics News

Abayizi Ku Victoria University bagenze India kukuguka.

Abayizi abasoma obusawo okuva kutendekero lya Victoria University basitudde okwolekera eggwanga lya India okusobola okwongera okutendekebwa mubyebabadde basoma ng’abasawo ab’enkya.

Emotoka eyamasannyalaze eyokusatu egabiddwa aba Mandela.

Kyeyune Godfrey olwaleero akwasiddwa emotoka eyamasannyalaze gyeyawangula kulunaku olwokuna mukalulu wiki eno , nga president wa Linglong Tire company Mr.

SC. VILLA BEBAZIZZA ABABATEKAMU SSENTE ABA LINGLONG TIRE.

Abakungu n’abazannyi saako abawagizi ba SC. Villa Jogoo Ssalongo olwaleero baanirizza pulezidenti wa Kampuni ekola emipiira gy’emotoka eya Linglong Tire

Linglong , Mandela Group of Companies bagabye emotoka endala.

Omwaka 2025 Kyeyune Godfrey agenda kuguteeka mubyafayo oluvannyuma lw’okuwangula emotoka etakozesa mafuta nga yamasanyalaze gokka okuva mu ba Mandela Group

One Ummah Uganda egabye zakah eri abantu abasoba mu 400.

Ekitongole ky’obwanakyewa ekya One Ummah Uganda wamu nebanywanyi babwe aba One Ummah UK bagabidde abantu abawerera ddala 429 Zakah okubayambako

Omuyizi wa Ibun Hamis Nayebale Bashirah ayolekedde Morocco.

Omuyizi omuwala omu bwati okuva mu Uganda eyakyikirira eggwanga lyonna mumpaka za Hadith ezategekebwa obwakabaka bwa Morocco eziyitibwa Mohamed vi

Security forces in Lira City have achieved a milestone in combating crime.

Security forces in Lira City have achieved a significant milestone in combating crime within the community. In a recent operation,