Sports

Busiro ne Mawokota bebaggulawo emipiira gy’amasaza g’omwaka guno 2023.

Empaka z’amasaza ga Buganda 2023, ez’omulundi ogwe 19, zakutandika ku lw’omukaaga nga 24th June mu kisaawe e’Wankulukuku, nga Busiro ettunka ne Mawokota

Empaka zino, ziri ku mulamwa, ” Abasajja tubeere basaale mukulwanyisa akawuka ka Mukenenya, tusobole okutaasa omwana omuwala”.

Bino, bikakasiddwa minista wa bavubuka, eby’emizannyo, n’okwewummuzza mu bwakabaka bwa Buganda Owek. Henry Ssekabembe Kiberu mu Bulange- Mengo.

Bya Mubiru Ali

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *